Breaking
News: Hon. Zambaali Bulasio Mukasa News: Omubaka akiikirira Nansana Municipality mu Palamenti Munnakibiina ki National Unity Platform Zambaali Bulasio Mukasa avuddeyo nasaba Gavumenti News: Minisita wAmawulire, Okukunga Abantu era Omwogezi wObwakabaka, Oweek.
ON NOW Emambya ESaze ▶ UP NEXT Binsangawano 6:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 236 listening Simba FM Live
emambya show photo

On Air

Emambya ESaze

Kakos Soldier

Waking you up very early, with thrilling stories… 4:00 AM - 7:00 AM

Aba African Institute musooke kufuna lukusa ewa IGP – Poliisi

February 17, 2023 · Mubiru Ali

Uganda Police Force eragidde abaddukanya woteeri ya Mestil obutakiriza kutongolezaawo ffirimu yokunoonyereza eyatuumiddwa #onthego eyakoleddwa aba African Institute for Investigative Journalism. Bano woteeri ebalagidde okwamuka ekifo kino mubunnambiro. Kino kidiridde Uganda Police Force okuyimiriza okulaga vidiyo eyakwatiddwa aba African Institute for Investigative Journalism mukunoonyereza kwebakoze ku bizibu Bannayuganda abakolera mu mawanga g’Abawalabbu byebayitamu.

Poliisi egamba nti bano balina kusooka kufuna lukusa okuva eri omuduumizi wa Poliisi okusobola okulaga akatambi kano.