Breaking
News: Okwewandiisa mu Ngule kugenda mu maaso wano e Bukoto ku Simba. Yanguwako tukulinze. News: Hon. Amelia Kyambadde atabukidde eyali Omubaka Hon. News: OLUTINDO-Hon. Ssekitooleko-Omusolo gwowa olina gulabira Mulago mu Ddwaliro! Omusolo gususse gulagawa
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing ยท 495 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM

Abakaramoja baagala Minisita Kitutu alekulire

February 15, 2023 · Mubiru Ali

Abakaramoja bavuddeyo nebatabukira Minisita avunaanyizibwa ku nsonga z’e Karamoja Gorretti Kitutu Kimono nga baagala alekulire mu bwangu kubanga tabalumirwa.

Bano bagamba nti kikuba ensonyi okusinziira kubinoonyezebwako okulaba nti Minisita yeekobaana ne famire ye nebadda ku bintu omwali amabaati ebyalina okuyamba abantu be Karamoja ate nabitunda.

Kino kiddiridde ab’obuyinza okukwata nnyina awamu n’aboluganda nga batunda amabaati agalina okugabirwa abantu mukitundu kino.