Breaking
News: Okwewandiisa mu Ngule kugenda mu maaso wano e Bukoto ku Simba. Yanguwako tukulinze. News: Hon. Amelia Kyambadde atabukidde eyali Omubaka Hon. News: OLUTINDO-Hon. Ssekitooleko-Omusolo gwowa olina gulabira Mulago mu Ddwaliro! Omusolo gususse gulagawa
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing · 501 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM

Gavumenti ereeta etteeka ku bisiyaga mu masomero

February 15, 2023 · Mubiru Ali

Omubeezi wa Minisita owa Tekinologiya n’okulunganya Eggwanga, Owek. Joyce Ssebuggwawo Nabbosa avuddeyo nategeeza nga bwebaliko etteeka lyebaleeta nga lino lyakukaka abakulira amasomero okukola obulango obulaga nti tebawagira bikolwa byakukya bisiyaga era essomero lyonna erinagaana okulaga weriyimiridde ku nsonga eno nekalitanda newabaawo akwatibwa mu bikolwa bino bajja kuliggalwawo batwalibwe ne mu Kkooti babitebye.