Ndi mwetegefu okulekulira singa Monitor ereeta obujulizi nti nasisinkana Gen. Museveni – Hon. Mpuuga

Pinterest LinkedIn Tumblr +

Akulira oludda Oluwabula Gavumenti mu Palamenti era nga ye Mubaka akiikirira Nyendo – Mukungwe Munnakibiina kya National Unity Platform Hon. Mathias Mpuuga Nsamba agamba nti mwetegefu nnyo okulekulira ebifo bye byombi singa olupapula lw’amawulire olwa Daily Monitor luleeta obujulizi obumuluma nti yetabako mu nteeseganya zonna ne Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni okulaba nti Ababaka Hon. Allan Ssewanyana wamu ne Hon. Ssegiriinya Muhammad bayimbulwa okuva mu kkomera gyebaali bamaze kumpi emyaka 2.

Share.

Leave A Reply