Breaking
News: Hon. Zambaali Bulasio Mukasa News: Omubaka akiikirira Nansana Municipality mu Palamenti Munnakibiina ki National Unity Platform Zambaali Bulasio Mukasa avuddeyo nasaba Gavumenti News: Minisita wAmawulire, Okukunga Abantu era Omwogezi wObwakabaka, Oweek.
ON NOW Emambya ESaze ▶ UP NEXT Binsangawano 6:00 AM - 10:00 AM
Now Playing · 105 listening Simba FM Live
emambya show photo

On Air

Emambya ESaze

Kakos Soldier

Waking you up very early, with thrilling stories… 4:00 AM - 7:00 AM

Kitalo! Abakozi ba NMS 2 bafiiridde mu kabenje

February 10, 2023 · Mubiru Ali
Kitalo!!
Abakozi 2 okuva mu kitongole ekivunaanyizibwa kukusaasanya eddagala mu Ggwanga ekya National Medical Stores, Uganda bafiiridde mu kabenje akagudde mu Disitulikiti ye Oyam oluvannyuma lwa loole gyebabaddemu nnamba UBJ 625X okwabika omupiira negwa nebafiirawo.
Abagenzi ye Alex Muzoora ng’ono yabadde Ddereeva n’omuyambi we Caroline Ainembabazi.