Breaking
News: IGG agudde emisango ku Chris Obore ne banne abalala 6 era nasaba basindikubwe mu Kkooti Enkulu bavunaanibwe emisango egyekuusa ku bukenuzi News: Awali Omukka-Ssewandagi-Balaam okuswaza Nameere Omuganda ogenderera ki? Obikola eno ate e Bunyoro? News: Yiino kkampuni ekoze tisaati ngomuntu ogyambalira omwezi gumu nga tagyozezza.
ON NOW Ebyemizannyo ▶ UP NEXT Tokammalirawo 2:00 PM - 4:00 PM
Now Playing ยท 1,315 listening Simba FM Live
ebyemizannyo show photo

On Air

Ebyemizannyo

Bruce Omutabizi

1:00 PM - 2:00 PM 1:00 PM - 2:00 PM
Archive

Author: Mubiru Ali

Abantu mu Yuganda basobola okugaggawala bonna – Minisita Kasolo

Minisita omubeezi avunaanyizibwa ku by’ensimbi n’okuteekerateekera ebibiina by’obwegassi, Haruna Kyeyune Kasolo agamba nti abantu mu ggwanga basobola okugaggawala…

Ssaabalamuzi alayizza akakiiko k’ebyokulonda akaggya

Ba Kamiisona b’akakiiko k’ebyokulonda balayizizddwa olunaku lwaleero Ssaabalamuzi Bart Katureebe era n’ategeeza abantu bano omusanvu, nti balina okufuba…

Uganda Cranes mu nsiike – Gabon

Akawungeezi ka leero ssaawa emu , enkalu zigenda kunoonya obukongovule nga ttiimu ya Uganda eya Uganda Cranes eyambalagana…

Besigye akalambira nti yeeyawangula obwa Pulezidenti

Col. Dr. Kiiza Besigye akalambira nti yeeyawangula obwa Pulezidenti mu kalulu ka 2016 akaggwa. Agamba nti ekya Gavumenti…

Police ekutte emmundu 7 – Kisoro

Police eriko emmundu eziwerera ddala musanvu zekwatidde e Bunagana mu Disitulikiti y’e Kisolo ku nsalo ya Yuganda n’ensi…

Ekimbe kubaluseewo e Mubende, kyakatta 3

Abatuuze b’okukyalo Kisingizi kati basula bakukunadde nga lumonde mu kikata oluvannyuma lw’okulumbibwa ekirwadde ekitannaba kutegeerekeka nga kitta bannaabwe…

Omusinga azzeemu okukwatibwa

Oluvannyuma lw’omulamuzi wa kkooti enkulu e Jinja, Eva Luswata okukkiriza Omusinga Wesley Mumbere okweyimirirwa, ku kakalu ka kooti…

Rwenzururu King Charles Wesley Mumbere granted bail

Rwenzururu king Charles Wisely Mumbeere has been granted bail this evening after his lawyers convinced Jinja high court…

Museveni ayongedde enkyukakyuka mu magye

Omukulembeze w’eggwanga Yoweri Kaguta Museveni ayongedde n’akola enkyukakyuka mu ggye ly’eggwanga oluvannyuma lw’okuba nga yasikuzza General Katumba Wamala,…