Breaking
News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa matendo etinta tinta ku abiri mu ettaano. News: Chairperson wa UWOPA Agnes Auna avuddeyo nategeeza nga bwatagenda kutiisitiisibwa Kabanda. News: Abakungu okuva mu Immigration bavuddeyo nebakakasa nga Munnamateeka era omulwanirizi weddembe Aloikin Praise Opoloje bweyakwatiddwa ku kisaawe
ON NOW Simba Sports ▶ UP NEXT Neyimbira Byange 2026 9:00 PM - 12:00 AM
Now Playing · 349 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Sports

Wooto Walusimbi - Nampala Yusuf

Evening Sports 8:00 PM - 9:00 PM
Archive

Author: Mubiru Ali

6 beyimirira Omusinga Mumbere

Omusinga w’obusinga bwa Rwenzururu Charles Wesley Mumbere aleese abantu mukaaga okumweyimirira nga bataako ku bo babaka mu Palamenti…

Eby’ekyomusanvu bifulumye, abalenzi basinze abawala

Ekitongole ekivunaanyizibwa ku bigezo mu ggwanga ekya UNEB kifulumizza ebyava mu bigezo by’ekibiina ekyomusanvu  mu ttuntu lya leero…

Omusomesa wa Pulayimale awerennemba na gwakukabasanya muyiziwe

Agobeddwa mu kika lwa kukabasanya baanabe 3

Omusajja e Jinja agobeddwa mu kika lwa kukakkana ku baana be abawala basatu abatannaweza myaka  kkuminamunaana n’abakabasanya bwatyo…

Museveni reshuffles top Military establishment

President  Yoweri Kaguta Museveni has fired the top military establishment including the Chief of Defence Forces Gen Katumba…

Okuzimba omudumu gw’amafuta ga Yuganda kusonze

Gavumenti ya Yuganda n’eya Tanzania zitongozza enteekateeka kakobogo eno nga yeegenda okuyamba okutambuza amafuta agatali makenenule okuva mu…

Police ettunse n’omuliro mu kkolero okumala essaawa 7

Police  ezikiza omuliro e Jinja ettunse n’omuliro ogukutte ekkolero ly’ebyennyanja ekiro ekikeesezza olwaleero eriyitibwa Kamic Fish factory erisangibwa…

Timbamwenda atwala Obusinga

Omusajja Robert Timbamwenda agamba nti ye Musinga w’ Obusinga bwa Rwenzururu omutuufu , agamba nti teri muntu yenna…

Omusinga azziddwayo e Luzira

Omusinga w’Obusinga bwa Rwenzururu Charles Wesley Mumbere azziddwayo mu kkomera e Luzira oluvannyuma lwa kkooti enkulu e Jinja…