Breaking
News: IGG agudde emisango ku Chris Obore ne banne abalala 6 era nasaba basindikubwe mu Kkooti Enkulu bavunaanibwe emisango egyekuusa ku bukenuzi News: Awali Omukka-Ssewandagi-Balaam okuswaza Nameere Omuganda ogenderera ki? Obikola eno ate e Bunyoro? News: Yiino kkampuni ekoze tisaati ngomuntu ogyambalira omwezi gumu nga tagyozezza.
ON NOW Ebyemizannyo ▶ UP NEXT Tokammalirawo 2:00 PM - 4:00 PM
Now Playing · 1,352 listening Simba FM Live
ebyemizannyo show photo

On Air

Ebyemizannyo

Bruce Omutabizi

1:00 PM - 2:00 PM 1:00 PM - 2:00 PM

Agobeddwa mu kika lwa kukabasanya baanabe 3

January 11, 2017 · Mubiru Ali

Omusajja e Jinja agobeddwa mu kika lwa kukakkana ku baana be abawala basatu abatannaweza myaka  kkuminamunaana n’abakabasanya bwatyo n’abatunuza mu mbuga ya Sitani.

Moses Nampendu myaka 40 nga mutuuze ku kyalo Lubira ekisangibwa mu ggombolola y’e Butagaya ekiri mu Disitulikiti y’e Jinja.

Nampendo alina abaana basatu aboobuwala abali wakati w’emyaka 12 ne 16 nga bategeezezza olukiiko lw’ekika ku ngeri kitaabwe gyazze abatunuza mu mbuga ya Sitani.

Abaana bano omu ali mu Siniya yaakubiri ye w’emyaka 16, omulala wa 14 n’omulala wa 12 ali mu kibiina kya mukaaga