Breaking
News: IGG agudde emisango ku Chris Obore ne banne abalala 6 era nasaba basindikubwe mu Kkooti Enkulu bavunaanibwe emisango egyekuusa ku bukenuzi News: Awali Omukka-Ssewandagi-Balaam okuswaza Nameere Omuganda ogenderera ki? Obikola eno ate e Bunyoro? News: Yiino kkampuni ekoze tisaati ngomuntu ogyambalira omwezi gumu nga tagyozezza.
ON NOW Ebyemizannyo ▶ UP NEXT Tokammalirawo 2:00 PM - 4:00 PM
Now Playing ยท 1,352 listening Simba FM Live
ebyemizannyo show photo

On Air

Ebyemizannyo

Bruce Omutabizi

1:00 PM - 2:00 PM 1:00 PM - 2:00 PM

Timbamwenda atwala Obusinga

January 9, 2017 · Mubiru Ali

Omusajja Robert Timbamwenda agamba nti ye Musinga w’ Obusinga bwa Rwenzururu omutuufu , agamba nti teri muntu yenna agenda kumukugira kutwala ntebe eno nga 17 Gatonya omwaka guno.

Timbamwenda agamba nti ye Mutabani era Omusika w’omugenzi Timbamwenda agambibwa okuba nga yeyali akulira ekika kya Abakonjo.

Timbamwenda agamba nti ye Omusinga w’Obusinga bwa Rwenzururu, Charles Wesley Mumbere tamubala nga Omusinga omutuufu.

Ye omubaka mu Palamenti owa Municipaali y’e Kasese, Ronald Centenary agamba nti Timbamwenda akozesebwa Gavumenti okunafuya obusinga.