Breaking
News: IGG agudde emisango ku Chris Obore ne banne abalala 6 era nasaba basindikubwe mu Kkooti Enkulu bavunaanibwe emisango egyekuusa ku bukenuzi News: Awali Omukka-Ssewandagi-Balaam okuswaza Nameere Omuganda ogenderera ki? Obikola eno ate e Bunyoro? News: Yiino kkampuni ekoze tisaati ngomuntu ogyambalira omwezi gumu nga tagyozezza.
ON NOW Ebyemizannyo ▶ UP NEXT Tokammalirawo 2:00 PM - 4:00 PM
Now Playing ยท 1,352 listening Simba FM Live
ebyemizannyo show photo

On Air

Ebyemizannyo

Bruce Omutabizi

1:00 PM - 2:00 PM 1:00 PM - 2:00 PM

Omusomesa wa Pulayimale awerennemba na gwakukabasanya muyiziwe

January 11, 2017 · Mubiru Ali

Kkooti e Kamuli esindise omusomesa wa Pulayimale mu kkooti enkulu e Jinja gyaba awerennembera n’emisango egimuvunaanibwa.

Ateeberezebwa okuba nga yakkira omuyiziwe bwatyo naamugogombola obumuli nga amusuubizza okuba nga amuyisa mu kibiina ekirala nga takoze bigezo.

Nviiri Fred ow’emyaka 35 agenze okugobebwamu obwala nga asomesa mu ssomero lya Cream Land primary School e Kamuli .

Omuyizi ategeezezza kkooti nti Omusomesa ono yamusuubiza okumuyisa ekibiina ekyomusanvu nga takoze bibuuzo era bwatyo oluvannyuma n’amukabasanya.