Breaking
News: IGG agudde emisango ku Chris Obore ne banne abalala 6 era nasaba basindikubwe mu Kkooti Enkulu bavunaanibwe emisango egyekuusa ku bukenuzi News: Awali Omukka-Ssewandagi-Balaam okuswaza Nameere Omuganda ogenderera ki? Obikola eno ate e Bunyoro? News: Yiino kkampuni ekoze tisaati ngomuntu ogyambalira omwezi gumu nga tagyozezza.
ON NOW Tokammalirawo ▶ UP NEXT Mukulikeeyo 4:00 PM - 6:00 PM
Now Playing ยท 314 listening Simba FM Live
tokammalirawo show photo

On Air

Tokammalirawo

Sureman Segawa

2:00 PM - 4:00 PM 2:00 PM - 4:00 PM

Ekimbe kubaluseewo e Mubende, kyakatta 3

January 13, 2017 · Mubiru Ali

Abatuuze b’okukyalo Kisingizi kati basula bakukunadde nga lumonde mu kikata oluvannyuma lw’okulumbibwa ekirwadde ekitannaba kutegeerekeka nga kitta bannaabwe ate n’abala okugwa eddalu.

Abatuuze okuli Shamim Nantongo, Harriet Nakubulwa ne Joram Bukatulidde bategeezezza nti ekimbe kino gwekibeera kikutte atabuka omutwe, okuggwamu amaanyi era kyakatta abantu basatu ku kyalo kino ekisangibwa mu muluka gw’e Busaale mu Municipaali ey’e Mubende.

Abatuuze bannyonnoyodde nti kirabika mayembe agaagulibwa batuuze bannaabwe..