Breaking
News: IGG agudde emisango ku Chris Obore ne banne abalala 6 era nasaba basindikubwe mu Kkooti Enkulu bavunaanibwe emisango egyekuusa ku bukenuzi News: Awali Omukka-Ssewandagi-Balaam okuswaza Nameere Omuganda ogenderera ki? Obikola eno ate e Bunyoro? News: Yiino kkampuni ekoze tisaati ngomuntu ogyambalira omwezi gumu nga tagyozezza.
ON NOW Tokammalirawo ▶ UP NEXT Mukulikeeyo 4:00 PM - 6:00 PM
Now Playing ยท 316 listening Simba FM Live
tokammalirawo show photo

On Air

Tokammalirawo

Sureman Segawa

2:00 PM - 4:00 PM 2:00 PM - 4:00 PM

Omusinga azzeemu okukwatibwa

January 13, 2017 · Mubiru Ali

Oluvannyuma lw’omulamuzi wa kkooti enkulu e Jinja, Eva Luswata okukkiriza Omusinga Wesley Mumbere okweyimirirwa, ku kakalu ka kooti ka bukadde 100 ezitabadde za buliwo, nga n’omusinga asimbudde okuva ku kkooti,

Omusinga azzeemu okukwatibwa Police nga eduumirwa DPC w’e Jinja, n’avugibwa nga atwalibwa ku kkomera ly’a Nalufeenya. Wetwogerera nga gyali era nga ekiddako tekinnategeerekeka.