Breaking
News: IGG agudde emisango ku Chris Obore ne banne abalala 6 era nasaba basindikubwe mu Kkooti Enkulu bavunaanibwe emisango egyekuusa ku bukenuzi News: Awali Omukka-Ssewandagi-Balaam okuswaza Nameere Omuganda ogenderera ki? Obikola eno ate e Bunyoro? News: Yiino kkampuni ekoze tisaati ngomuntu ogyambalira omwezi gumu nga tagyozezza.
ON NOW Tokammalirawo ▶ UP NEXT Mukulikeeyo 4:00 PM - 6:00 PM
Now Playing ยท 320 listening Simba FM Live
tokammalirawo show photo

On Air

Tokammalirawo

Sureman Segawa

2:00 PM - 4:00 PM 2:00 PM - 4:00 PM

Besigye akalambira nti yeeyawangula obwa Pulezidenti

January 16, 2017 · Mubiru Ali

Col. Dr. Kiiza Besigye akalambira nti yeeyawangula obwa Pulezidenti mu kalulu ka 2016 akaggwa.

Agamba nti ekya Gavumenti okulemererwa okugenda mu maaso n’emisango egyamuggulwako egy’okulya mu nsi olukwe olw’okwerangirira ng’omukulembeze w’eggwanga, kyelaga lwatu nti Pulezidenti Museveni yawangulwa era n’entebe agiriko mu bukyamu.

Dr. Besigye bino abitegeezezza ab’amawulire ku kkooti enkulu gyabadde agenze okweyanjula ng’obumu ku bukwakkulizo obwamussibwako nga akkirizibwa okweyimirirwa..

“Museveni ali mu Woofiisi kubanga yagiwamba na mmundu” Besigye.

Besigye agamba nti omukago gw’amawanga g’Afirika gwandivuddeyo neguyingira mu nsonga eno nga bweguvuddeyo ku by a Yahya Jammeh owa Gambia