Breaking
News: Okwewandiisa mu Ngule kwaguddwawo e Bukoto ku Simba ate kwabwereere. News: IGG agudde emisango ku Chris Obore ne banne abalala 6 era nasaba basindikubwe mu Kkooti Enkulu bavunaanibwe emisango egyekuusa ku bukenuzi News: Awali Omukka-Ssewandagi-Balaam okuswaza Nameere Omuganda ogenderera ki? Obikola eno ate e Bunyoro?
ON NOW Emboozi Kafunda Live ▶ UP NEXT Olutindo 7:00 PM - 8:00 PM
Now Playing · 343 listening Simba FM Live
emboozi show photo

On Air

Emboozi Kafunda Live

Kalebule

6:00 PM - 7:00 PM 6:00 PM - 7:00 PM
Archive

Author: Mubiru Ali

Omubbi wa Bodaboda akumiddwako omuliro – Masaka

Ateeberezebwa okuba omubbi wa Bodaboda akubiddwa emiggo egimuserengesezza ekalannamo n’omulambo gwe negukumwako omuliro abagoba ba Bodaboda ababadde tebasalikako…

Atemyeko muyizi munne omutwe lwa kumugaana

Police e Jinja egombyemu obwala omuyizi wa S. 3 agambibwa okusalako muyizi munne omuwala bwebasoma mu ssomero lyerimu…

Ababba Ppiki za Police bagombeddwamu obwala – Kamuli

Police mu Disitulikiti y’ e Kamuli egombyemu obwala abantu bana ku byekuusa ku kubba ppikipiki za Police bbiri.…

Eyafumbiza muwalawe ow’emyaka 14 akwatiddwa – Buyende

Police e Busoga mu Disitulikiti y’ e Buyende eriko omusajja gwegombyemu obwala lwa kwekkiriranya n’afumbiza muwalawe ow’emyaka oluvannyuma…

Kkondo bamumizizza omusu e Mityana

Omusajja ateeberezebwa okuba kkondo asangiddwa ng’amenya olujji lw’ edduuka akubiddwa egimuserengesezza ekalannamo. Musa Mutebi ow’emyaka 30 akwatiddwa lubona…

Omusawo w’ekinnansi agambibwa okusaddaaka omwana mukwate – Rakai

Omusawo ow’ekinnansi agambibwa okusaddaaka omwana omulenze wa  myaka 5 agombeddwamu obwala n’atwalibwa ku  Police y’e Rakai. Omusawo ono…

Abasawo balagajjalidde omukazi eyaakazaala naafa – Mityana

Abasawo ku ddwaliro ekkulu e Mityana basongeddwamu olunwe ku kufa kw’omukyala eyafudde nga yaakamala okuzaala. Omusasi waffe Balikuddembe…

Ebyokulonda temubitwala nga mulimu – Museveni

Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni alabudde ababaka mu Palamenti ab’ekibiina kya NRM obutakozesa byakulonda nga engeri y’okufuna emirimu. Museveni…

Kkooti esazizzaamu okulondebwa kwa MP Achiro

Kkooti ejulirwamu esazizzaamu okulondebwa kwa Omubaka mu Palamenti owa Aruu ey’amambuka mu Disitulikiti y’ e Padel, Lucy Achiro…