Breaking
News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa matendo etinta tinta ku abiri mu ettaano. News: Chairperson wa UWOPA Agnes Auna avuddeyo nategeeza nga bwatagenda kutiisitiisibwa Kabanda. News: Abakungu okuva mu Immigration bavuddeyo nebakakasa nga Munnamateeka era omulwanirizi weddembe Aloikin Praise Opoloje bweyakwatiddwa ku kisaawe
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing ยท 100 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM
Archive

Author: Mubiru Ali

Dr.Margaret Mungherera afudde

Dr. Margaret Mungherera afudde, afiiridde ku myaka 59 ย era nga Kookolo yaamuggye mu bulamu bwensi eno. Mungherera yaliko…

Bannayuganda basabiddwa okwekebeza kookolo

Ng’eggwanga lyattu Yuganda lyegasse ku mawanga amalala okukuza olunaku lwa Kookolo, olukuzibwa nga buli ennaku z’omwezi 04 omwezi…

Yuganda yaakuva mu kkooti y’ensi yonna – Kutesa

Minisita avunaayizibwa ku nsonga z;ebweru w’eggwanga, Sam Kahamba Kuteesa agamba nti kkooti etaawulula enkaayana z’amawanga agali ku ssemazinga…

Akabenje katuze 14 e Lugazi

Abantu 14 bafiiridde mu kabenje ddekabusa akaguddewo akawungeezi ka leero ku kyalo Ssagazi ekisangibwa mu Municipaali y’e Lugazi…

Amasomero 24 gaggaddwa e Mubende

Amasomero 24 gaggaddwa ab’ebyenjigiriza e Mubende ekisattizza abazadde gebagamba nti gandizza omutindo gw’ebyenjigiriza emabega. Kino nno kiddiridde abavunaanyizbwa…

Okuzimba amayumba 1200 ag’ Abapoliisi kwa kutandika

Ssaabaduumizi wa Police ya Yuganda, Gen. Kale Kayihura agamba nti okuzimba amayumba g’abaserikale kugenda kutandika e Naggulu ku…

Ebya Kanyamunyu bikyalanda

Ssaabawaabi wa Gavumenti alagidde Mathew Kanyamunyu, muganziwe Cynthia Munwangali ne mu mukulu we Joseph Kanyamunyu babe nga basindikibwa…

Ebya S.4 bifulumye, abayizi baddiriddemu

Ekitongole ekivunaanyizibwa ku by’ebigezo mu ggwanga ekya Uganda National Examinations Board enkya ya leero kifulumizza ebyava mu bigezo…

Dr.Wokadala ayimiriziddwa ku mirimu lwa bubonero bwa bayizi – Makerere

Amyuka Chancellor wa Makerere Yunivasite, Prof. Ddumba Ssentamu ayimirizza mbagirawo omusomesa Dr. James Wokadala ku mirimu lwakulemerwa kuleeta…