Breaking
News: Okwewandiisa mu Ngule kwaguddwawo e Bukoto ku Simba ate kwabwereere. News: IGG agudde emisango ku Chris Obore ne banne abalala 6 era nasaba basindikubwe mu Kkooti Enkulu bavunaanibwe emisango egyekuusa ku bukenuzi News: Awali Omukka-Ssewandagi-Balaam okuswaza Nameere Omuganda ogenderera ki? Obikola eno ate e Bunyoro?
ON NOW Olutindo ▶ UP NEXT Simba Sports 8:00 PM - 9:00 PM
Now Playing ยท 436 listening Simba FM Live
olutindo show photo

On Air

Olutindo

Peter Kibazo - Evans Walusimbi

7:00 PM - 8:00 PM 7:00 PM - 8:00 PM

Kkooti esazizzaamu okulondebwa kwa MP Achiro

February 6, 2017 · Mubiru Ali

Kkooti ejulirwamu esazizzaamu okulondebwa kwa Omubaka mu Palamenti owa Aruu ey’amambuka mu Disitulikiti y’ e Padel, Lucy Achiro Otim olw’ebigambibwa nti teyagoberera mateeka ga byakulonda.

Mu ngeri y’emu kkooti eno eragidde akakiiko k’ebyokulonda kategeke okulonda mu kitundu kino.

Kino kiddiridde abalamuzi abasatu abatuula ku kkooti eno, Richard Butera, Barishaki Chibrio ne Paul Mugamba, okubanga bagobye okusaba kw’okujulira okwateekebwayo Achiro gyebuvuddeko nga awakanya ekyasalibwawo omulamuzi wa kkooti enkulu, David Matovu, nga naye yali asazizzaamu okulondebwa kwe.