Breaking
News: Okwewandiisa mu Ngule kwaguddwawo e Bukoto ku Simba ate kwabwereere. News: IGG agudde emisango ku Chris Obore ne banne abalala 6 era nasaba basindikubwe mu Kkooti Enkulu bavunaanibwe emisango egyekuusa ku bukenuzi News: Awali Omukka-Ssewandagi-Balaam okuswaza Nameere Omuganda ogenderera ki? Obikola eno ate e Bunyoro?
ON NOW Olutindo ▶ UP NEXT Simba Sports 8:00 PM - 9:00 PM
Now Playing · 450 listening Simba FM Live
olutindo show photo

On Air

Olutindo

Peter Kibazo - Evans Walusimbi

7:00 PM - 8:00 PM 7:00 PM - 8:00 PM

Ababba Ppiki za Police bagombeddwamu obwala – Kamuli

February 9, 2017 · Mubiru Ali

Police mu Disitulikiti y’ e Kamuli egombyemu obwala abantu bana ku byekuusa ku kubba ppikipiki za Police bbiri.

Abakwatiddwa batuuze boomu Ggombolola y’ e Namwendwa nga kigambibwa okuba nga Ppiki baazibba ku ba Crime Preventers mu mwezi gwa Gatonnya nga zaali zaabaweebwa kubayambako mu mirimu gya  Police.

Ye ayogerera Police mu mambuka ga Busoga, Micheal Kasada agamba nti Ppiki zino tezabbibwa mulundi gumu, baatwala emu emu. Ayongerako nti bano bagenda kusimbibwa mu mbugaz’amateeka bavunaanibwe.