Breaking
News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa matendo etinta tinta ku abiri mu ettaano. News: Chairperson wa UWOPA Agnes Auna avuddeyo nategeeza nga bwatagenda kutiisitiisibwa Kabanda. News: Abakungu okuva mu Immigration bavuddeyo nebakakasa nga Munnamateeka era omulwanirizi weddembe Aloikin Praise Opoloje bweyakwatiddwa ku kisaawe
ON NOW Binsangawano ▶ UP NEXT Simba Taxi 10:00 AM - 1:00 PM
Now Playing ยท 420 listening Simba FM Live
binsangawano show photo

On Air

Binsangawano

Ndausi - Julius Kidomole - Mbabali

Morning show 6:00 AM - 10:00 AM
Archive

Author: Mubiru Ali

Omubaka Kabanda ez’ekkomo ly’emyaka asazeewo kuziguliramu balonzi butebe

Omubaka omukyala mu Palamenti owa Disitulikiti y'e Masaka, Hon. Babirye Kabanda ye asazeewo okuddira ssente obukadde 29 oz'okwebuuza ku…

Ababaka bafunye ez’okwebuuza ku balonzi ku kkomo ly’emyaka

Abamu ku babaka mu Palamenti bamaze okufuna obukadde bw'esimbi za Yuganda abiri mu mwenda buli mubaka (29Million) okugenda…

Eby’okwerinda biri bulungi ku nsalo ya Yuganda ne Kenya – Kasingye

Police egamba nti embeera y'ebokwerinda ku nsalo ya Uganda ne Kenya ekyali nnungi nnyo era kikyali mulaala nga…

Abiriga asingisiddwa ogw’okufuuyisa ku kisenge

Omubaka mu Palamenti owa Munisipaali ye Arua , Col. Ibrahim Abiriga asingisiddwa omusango gw'okufuuyisa ku kisenge kya Minisitule…

Embwa 5 n’ Embuzi 6 zisibiddwamu obuwero bwa Togikwatako – Bukuya

Embwa 5 ne Embuzi 6 zisibiddwamu obuwero obumyufu e Bukuya Mubende okwongera okusaasaanya enjiri ya Togikwatako mu kitundu kino.…

Ssaabawandiisi w’ekibiina ekitaba abasomesa mu ggwanga afuumuddwa mu yafeesi

Ssaabawandiisi w'ekibiiba ekitaba abasomesa mu ggwanga ekya Uganda National Teacher's Union (UNATU), James Tweheyo afuumuddwa mu yafeesi y'obwa Ssaabawandiisi…

Police erinnye mu lukungaana lw’aba Togikwatako – Kasambya

Police e Kasambya mu Disitulikiti y'e Mubende erinnye eggere mu lukiiko oluyitiddwa ababaka mu Palamenti aba Togikwatako okuli Theodore…

Nandala Mafabi yerayiridde okugenda mu maaso n’enkungaana za Togikwatako

Omubaka mu Palamenti owa Budadiri ey'obugwanjuba  ate nga ye Ssaabawandiisi w'ekibiina kya  FDC, oluvannyuma lw'okumala ennaku bbiri mu kaduukulu…

Ssaabalabirizi alabudde ku bagenda ku kyeyo mu Buwalabu

Ssaabalabirizi w'ekkanisa ya Yuganda,  His Grace,  Stanely Ntagali alabudde abavubuka ba Yuganda okukomya okudduka mu ggwanga nga beeyuna…