Breaking
News: Okwewandiisa mu Ngule kugenda mu maaso wano e Bukoto ku Simba. Yanguwako tukulinze. News: Hon. Amelia Kyambadde atabukidde eyali Omubaka Hon. News: OLUTINDO-Hon. Ssekitooleko-Omusolo gwowa olina gulabira Mulago mu Ddwaliro! Omusolo gususse gulagawa
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing ยท 494 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM
Archive

Author: Mubiru Ali

Minisita Kibuule ayitiddwa mu kkooti ku by’ettaka

Omuwandiisi  wa kkooti enkulu e Mukono Flavia Nabakooza  alagidde Minisita w'ensonga z'amazzi ate nga ye mubaka akiikirira abantu…

Olutegedde nti alina Ssiriimu ne yeetuga – Ttirinyi

Ekikangabwa kibuutikidde abatuuze mu kabuga k'e Tirinyi ku luguudo oluva e Iganga okudda e Mbale omukazi wa myaka…

Police esambazze ebyogerwa nti Gen. Kayihura ali mu buwambe

Police esambazze engambo ezibadde zitandise okubungeesebwa nti Omuduumizi wa Police mu ggwanga General Kale Kayihura ali mu buwambe.…

Agenze okuziika ssezaala we agwiriddwa omuti n’akalirawo – Mayuge

Waliwo amaka ku kyalo Bayitambogwe agasangibwa mu Disitulikiti y'e Mayuge agaguddemu ekikangabwa oluvannyuma lw'omusajja abadde agenze okuziika ssezaala…

Semeo akakasa nti ab’e Mubende baamusaba eky’okuggya ekkomo ku myaka

Omubaka mu Palamenti owa Kasanda ey'amaserengeta  Semeo Nsubuga Muwanga asekeredde abo ababadde bagamba nti abantu mu kitundu kye tebawagira kya…

Bobi Wine yegasse ku babaka abazzizzaayo obukadde 29

Omubaka mu Palamenti owa Kyaddondo ey'obuvanjuba , Robert Kyagulanyi Ssentamu alagidde Bank ya Baclays okuzzaayo ssente obukadde 29…

Bamumizizza omusu lwakumuteebereza kubba Bodaboda – Kamuli

Abantu ababadde bataamye obugo mu Disitulikiti y'e Kamuli bagudde ku muvubuka gwebateeberezza okuba omubbi wa Bodaboda nebamumiza omukka…

Waliwo ebigezo bya S.4 ebyasomoddwa – UNEB

Ekitongole ekivunaanyizibwa ku by'ebigezo mu ggwanga – Uganda National Examinations Board  (UNEB)  kigamba nti kimaze okufuna amawulire nti ebigezo ebikolebwa…

Aba UYD bakukkulumira ab’oludda oluvuganya Gavumenti olw’okuzzaayo obukadde 29

Abavubuka b'ekibiina kya Uganda Young Democrats (UYD) banenyezza nnyo ababaka mu Palamenti ab'oludda oluvuganya Gavumenti olw'okuzzaayo ssente obukadde…