Bamumizizza omusu lwakumuteebereza kubba Bodaboda – Kamuli

Abantu ababadde bataamye obugo mu Disitulikiti y'e Kamuli bagudde ku muvubuka gwebateeberezza okuba omubbi wa Bodaboda nebamumiza omukka omusu.

Ayogerera Police mu manbuka ga Busoga, Micheal Kasadha akakasizza bino nga bibadde mu ggombolola y'e Balawuli era n'avumirira eky'okutwalira amateeka mu ngalo nti era kibuza obujulizi.

 

0 Shares
0 replies

Leave a Reply

Want to join the discussion?
Feel free to contribute!

Leave a Reply