Breaking
News: Okwewandiisa mu Ngule kugenda mu maaso wano e Bukoto ku Simba. Yanguwako tukulinze. News: Hon. Amelia Kyambadde atabukidde eyali Omubaka Hon. News: OLUTINDO-Hon. Ssekitooleko-Omusolo gwowa olina gulabira Mulago mu Ddwaliro! Omusolo gususse gulagawa
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing ยท 573 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM
Archive

Author: Mubiru Ali

Okuttibwa kw’omukozi kukwasizza bakama be – Njeru

Police e Njeru mu Disitulikiti y'e Buyikwe egombyemu obwala omwami n'omukyala abafumbo ku bikwata ku kuttibwa kw'omukozi waabwe…

Kikungwe abadde ayimirirawo ku mazima n’obwenkanya – Mao

Bibadde biwoobe na miranga ku mutala Nabbingo mu Disitulikiti y'e Wakiso nga omubiri gwa Hon. Al Haji Issa…

Amalwaliro ga Gavumenti e Mityana geeraliikiriza

Abakungu abalondoola eby'obulamu okuva mu yafeesi y'omukulembeze w'eggwanga balambudde emirimu egikolebwa mu malwaliro ga Gavumenti agali mu Disitulikiti  y'e…

Aba Togikwatako basannyalazza e kibuga Jinja

Ekibuga Jinja kiwuumye akawungeezi ka leero n'emirimu negisannyalala  nga Col. Dr. Kizza Besigye alumbye Jinja okuwenjeza munna FDC,  Eng Patrick Amuriat Oboi…

Akulira oludda oluvuganya Gavumenti naye azzizzaayo obukadde 29

Akulira oludda oluvuganya Gavumenti era omubaka omukyala owa Disitulikiti y'e Kasese wamu n'omumyuka we Roland Mugume akiikirira Munisipaali…

Omubaka Kamugisha (NRM) awakanya eky’okugikwatako

Omubaka mu Palamenti akiikirira essaza ly'e Kajara , Micheal Kamusisha era nga wa kibiina kya NRM agamba nti…

Police e Busunju eremesezza abawakanya okugikwatako

Police mu kibuga ky'e Busunju mu Disitulikiti y'e Mityana ewaliriziddwa okutulisa amasasi mu bbanga n'okukuba omukka ogubalagala mu kibinja ky'abavubuka ababadde…

Omugagga asaanyizzaawo emmere y’abatuuze 2000 – Mubende

Abatuuze abasoba mu nkumi ebbiri  (2000) boolekedde okutondoka enjala olwa nnyini ttaka asanyaawo emmere yaabwe yonna.  Bano abali ku kanaayokya…

Ebya Frank Gashumba bibi

Frank Gashumba ebibye byongedde okubijja, akwatiddwa ne PassPort bbiri nga ziri mu mannya ga njawulo nga kigambibwa nti…