Breaking
News: Okwewandiisa mu Ngule kugenda mu maaso wano e Bukoto ku Simba. Yanguwako tukulinze. News: Hon. Amelia Kyambadde atabukidde eyali Omubaka Hon. News: OLUTINDO-Hon. Ssekitooleko-Omusolo gwowa olina gulabira Mulago mu Ddwaliro! Omusolo gususse gulagawa
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing ยท 511 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM

Eby’okwerinda biri bulungi ku nsalo ya Yuganda ne Kenya – Kasingye

October 24, 2017 · Mubiru Ali

Police egamba nti embeera y'ebokwerinda ku nsalo ya Uganda ne Kenya ekyali nnungi nnyo era kikyali mulaala nga Bannakenya boolekera akalulu k'okuddamu okulonda Pulezidenti akaliyo ku Lwokuna lwa ssabbiiti eno.

Bw'abadde ku kafubo ne Luboggola Simba, Omwogezi wa Police mu ggwannga , Asan Kasingye agamba nti abantu tebasaanywe kwelaliikirira olw'emeera eri e Kenya.