Breaking
News: Okwewandiisa mu Ngule kugenda mu maaso wano e Bukoto ku Simba. Yanguwako tukulinze. News: Hon. Amelia Kyambadde atabukidde eyali Omubaka Hon. News: OLUTINDO-Hon. Ssekitooleko-Omusolo gwowa olina gulabira Mulago mu Ddwaliro! Omusolo gususse gulagawa
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing ยท 511 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM

Embwa 5 n’ Embuzi 6 zisibiddwamu obuwero bwa Togikwatako – Bukuya

October 24, 2017 · Mubiru Ali

Embwa 5 ne Embuzi 6 zisibiddwamu obuwero obumyufu e Bukuya Mubende okwongera okusaasaanya enjiri ya Togikwatako mu kitundu kino.

Saalongo Katende John akulembeddemu enteekateeka eno ategezezza nti
kino bakikoze okwongera okunnyikiza enjiri eno eya Togikwatako n'okulaga nti tebakkiriziganya na nkola ya kutigaatiga Ssemateeka okugyawo
ekkomo ku myaka gy' omukulembeze w'eggwanga.

Katende agasseeko nti embeera gye balimu mbi ddala mu kitundu kino nga
amakubo tegayitikamu, amalwaliro temuli ddagala n'amasomero tegalina
bikozesebwa bwe batyo tebayinza kukkiriziganya na nteekateeka ya kuggya
kkomo ku myaka gy'o mukulembeze we ggwanga.