Breaking
News: Okwewandiisa mu Ngule kugenda mu maaso wano e Bukoto ku Simba. Yanguwako tukulinze. News: Hon. Amelia Kyambadde atabukidde eyali Omubaka Hon. News: OLUTINDO-Hon. Ssekitooleko-Omusolo gwowa olina gulabira Mulago mu Ddwaliro! Omusolo gususse gulagawa
ON NOW Binsangawano ▶ UP NEXT Simba Taxi 10:00 AM - 1:00 PM
Now Playing ยท 1,090 listening Simba FM Live
binsangawano show photo

On Air

Binsangawano

Ndausi - Julius Kidomole - Mbabali

Morning show 6:00 AM - 10:00 AM
Archive

Author: Mubiru Ali

Omu afiiriddewo mbulaga mu kabenje okuliraana Namboole

Waliwo omuntu omu atategeerekese mannya afiiriddewo mbulaga mu kabenje akagudde okuliraana ekisaawe ky'e Namboole enkya ya leero  oluvannyuma…

Ogwawaabirwa Kadaga ababaka gusindikiddwa mu kkooti ya Ssemateeka

Kkooti enkulu mu Kampala esindise omusango gw'ababaka mu Palamenti omukaaga abaawawaabira Sipiika Kadaga olw'okubayimiriza mu ntuula za Palamenti…

Police etubidde n’emirambo 3 egy’abateeberezebwa okuba ababbi

Police my mu Kampala ekyatubidde n'emirambo gya basajja basatu abateeberezebwa okuba ababbi ba kkondo nga emirambo wetwogerera gikyali…

Abantu abawerako battiddwa mu nnaku enkulu – Police

  Police egamba nti mu biseera by'ennaku enkulu abantu abawerako batemuddwa mu bitundu by'eggwanga ebiwerako.  Bw'abadde ayogera mu…

Ab’ebijambiya bazzeemu okutemaatema abantu – Bukomansimbi

Ab'ebijambiya abatemaatema abantu bazzeemu okutema abantu mu kiro ekikeesezza olwaleero mu Disitulikiti y'e Bukomansimbi era abantu bana kati…

Pulezidenti Museveni asiimye ababaka abaalonda okugikwatako

Pulezidenti Museveni asiimye ababaka mu Palamenti abaalonda okuggyawo ekkomo ku myaka gya Pulezidenti  75 omukulembeze kw'akoma  Museveni asinzidde…

Bannaddiini basabidde eddembe okubukala mu ggwanga

Omulabirizi w'obulabirizi bw'e Mityana,  Bishop Stephen Kazimba Mugalu asabidde eddembe okwongera okubukala mu ggwanga omuwaka guno omuggya mwetuyingidde…

Bannabyabufuzi baagala tubuulire byebaagala okuwulira – Ssaabalabirizi Ntagali

Ssaabalabirizi w'ekkanisa ya Yuganda, His Grace Stanely Ntagali agamba nti tagenda kutiitiira olw'okutiisibwatiibwa bannabyabufuzi nti ye waakugenda mu…

Namuttikwa w’enkuba afudembye alese obusolya bw’amayumba 15 ku ttaka – Luweero

Namuttikwa w'enkuba afudembye mu ttuntu lya leero alese ab'e Luweero bamwasimula bugolo olw'okuleka obusolya bw'amayumba obuwerako ku ddimwa. …