Bannaddiini basabidde eddembe okubukala mu ggwanga

Pinterest LinkedIn Tumblr +

Omulabirizi w'obulabirizi bw'e Mityana,  Bishop Stephen Kazimba Mugalu asabidde eddembe okwongera okubukala mu ggwanga omuwaka guno omuggya mwetuyingidde awamu n'okulinnya omuze gw'obuli bw'enguzi ku nfeete. 

Okusaba kuno akukoledde mu kusaba okw'okuyingira omwaka guno 2018 mu kiro ekikeesezza leero ku Kkanisa eyabbulwamu omutukuvu Andrew e Namukozi Mityana. 

,

Share.

Leave A Reply