Breaking
News: Okwewandiisa mu Ngule kugenda mu maaso wano e Bukoto ku Simba. Yanguwako tukulinze. News: Hon. Amelia Kyambadde atabukidde eyali Omubaka Hon. News: OLUTINDO-Hon. Ssekitooleko-Omusolo gwowa olina gulabira Mulago mu Ddwaliro! Omusolo gususse gulagawa
ON NOW Binsangawano ▶ UP NEXT Simba Taxi 10:00 AM - 1:00 PM
Now Playing ยท 770 listening Simba FM Live
binsangawano show photo

On Air

Binsangawano

Ndausi - Julius Kidomole - Mbabali

Morning show 6:00 AM - 10:00 AM

Police etubidde n’emirambo 3 egy’abateeberezebwa okuba ababbi

January 3, 2018 · Mubiru Ali

Police my mu Kampala ekyatubidde n'emirambo gya basajja basatu abateeberezebwa okuba ababbi ba kkondo nga emirambo wetwogerera gikyali mu ddwalir e Mulago

Abaafudde  be , Akampa Jimmy, Bwakya Roben ne  Ibrahim abaabadde baagala okubba ekkolero lya Azam ne Kingdom Rice erisangibwa e Namanve nga 31 Ntenvu nga tumalako omwaka naye Police n'ebalinnya akagero. 

Ayogerera Police mu ggwanga, Emilian Kayima agamba nti balinda bannannyini bantu bano era yo nga Police tegenda kukkiriza muntu yenna kutwala mulambo gwonna  !