Pulezidenti Museveni asiimye ababaka abaalonda okugikwatako

Pinterest LinkedIn Tumblr +

Pulezidenti Museveni asiimye ababaka mu Palamenti abaalonda okuggyawo ekkomo ku myaka gya Pulezidenti  75 omukulembeze kw'akoma 

Museveni asinzidde mu bubaka bwe obukomekkereza omwaka 2017 ate obwaniriza omwaka  2018 eri eggwanga bweyakoze akawungeezi ka jjo .

Nga ennaku z'omwezi 20 omwezi gwa Ntenvu omwaka oguwedde,  ababaka mu Palamenti 317 baalonda okuggyawo ekkomo ku myaka gy'omukulembeze ate 97 nebawakanya so ate 02 tebaalonda. 

Share.

Leave A Reply