Munnamawulire e Rakai yewadde obutwa

Pinterest LinkedIn Tumblr +
Kitalo!
Munnamawulire e Rakai, Brian Kasibante asazeewo okwerungira emimbiri yeggye mu budde naleka ekiraamo nga alaga engeri gyayagala aziikibwemu n’ensonga lwaki yasazeewo yette. Ono Bannamawulire banne n’abemikwano baamuddusizza mu Ddwaliro okugezaako okutaasa obulamu bwe wabula naafa ku makya g’olunaku olwaleero.
Share.

Leave A Reply