Breaking
News: Omubiri gweyali omukozi wa Radio Simba Ffemwe Mweffe Alex Edward Ssaava Nsubuga Kigoonya Mukulu amanyiddwa ennyo nga Alex Mukulu aka Kalekyeezi News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa. News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu
ON NOW Tokammalirawo ▶ UP NEXT Mukulikeeyo 4:00 PM - 6:00 PM
Now Playing ยท 404 listening Simba FM Live
tokammalirawo show photo

On Air

Tokammalirawo

Sureman Segawa

2:00 PM - 4:00 PM 2:00 PM - 4:00 PM

Baali boogera ku Plan B nga baagala kukola fujjo – Sam Kutesa

January 20, 2021 · Mubiru Ali

Minisita w’ensonga z’ebweru w’eggwana Sam Kutesa: “Okuviira ddala ku ntandikwa y’okunoonya akalulu abamu ku besimbawo bayogera ku Plan B ekyali kitegeeza okukola ebikolwa eby’efujjo. Gavumenti ya Yuganda kweyasinziira okuteeka amaggye mu Kampala n’ebintudu ebyetoolodde kuba kyali kiyinza okutaataganya okulonda okulimu demokulasiya.”