Breaking
News: Okwewandiisa mu Ngule kugenda mu maaso wano e Bukoto ku Simba. Yanguwako tukulinze. News: Hon. Amelia Kyambadde atabukidde eyali Omubaka Hon. News: OLUTINDO-Hon. Ssekitooleko-Omusolo gwowa olina gulabira Mulago mu Ddwaliro! Omusolo gususse gulagawa
ON NOW Binsangawano ▶ UP NEXT Simba Taxi 10:00 AM - 1:00 PM
Now Playing ยท 788 listening Simba FM Live
binsangawano show photo

On Air

Binsangawano

Ndausi - Julius Kidomole - Mbabali

Morning show 6:00 AM - 10:00 AM
Archive

Author: Mubiru Ali

Ekkanisa ssi mulabe wa Gavumenti – Dr. Cyprian Kizito Lwanga

Ssaabasumba w'essaza ekkulu erya Kampala, Dr. Cyprian Kizito Lwanga ajjukizza era n'ategeeza Gavumenti nga ekkanisa bw'etali mulabe waayo…

Dr. Nkoyooyo agalamiziddwa mu nnyumba ye ey’olubeerera e Namugongo

Omubiri gwa Ssaabalabirizi eyawummula Dr. Livingstone Mpalanyi Nkoyooyo ( 1938 – 2017) gugalamiziddwa mu nnyumba yaagwo ey'olubeerera akaawungeezi…

Nasinsi w’abantu yeeyiye e Namugongo okusiibula Dr. Nkoyooyo

Nasinsi w'omuntu yeeyiye e Namugongo  – Nakiyanja ku kiggwa ky'abajulizi abakulisitaayo okusabira, okusiibula era okuziika eyali Ssaabalabirizi w'ekkanisa…

Police e Lugazi egudde ku mmundu enzibe

Police e Lugazi enkya ya leero  eriko emmundu gy'ezudde ng'erimu n'amasasi agawerako nga emmundu eno yabbibwa ku muserikale waayo…

Omulambo gw’omuserikale wa Securiko gunnyuluddwa mu Nnyanja Nalubaale

Police yooku mazzi e Jinja  eriko omulambo gw'omusarikale wa Securiko Sam Obua gwennyuludde mu mazzi ku mwalo gwa…

Ssaabalabirizi eyawummula Nkoyoyo afudde

Ssaabalabirizi w’ekkanisa ya Yuganda eyawummula, Rt Rev Livingstone Mpalanyi Nkoyoyo afudde mu ttuntu lya leero mu ddwaliro lya…

Asangiddwa ku bbajjiro lye ng’attiddwa – Katosi

Entiisa ebuutikidde abatuuze enkya ya leero ku mwalo gw'e Nabulugo e Katosi mu ggombolola y'e Ntenjeru ekisangibwa mu Disitulikiti…

Ekirwadde ekitannategeerekeka kibaluseewo e Nakaseke

Waliwo ekirwadde ekitannategeerekeka ekibaluseewo e Nakaseke, kiviirako abantu okusesema omusaayi okutuusa lwebafa Abakwatiddwa ekirwadde kino bava omusaayi mu…

Munisipaali y’e Mubende egenda kuyoola abaana abataayaayiza ku nguudo

Munisipaali y'e Mubende etongozza ekikwekweto ky'okuyoola abaana abataayaayiza ku nguudo z'ekibuga Mubende.  Mmeeya wa Munisipiaali eno, Ssekiziyivu Innocent ategeezezza nti…