Breaking
News: Awali Omukka-Ssewandagi-Muhanga ayagala baggyewo ettaka lya Mayiro mu Buganda nga awalala balirina? News: Okwewandiisa mu Ngule kugenda mu maaso wano e Bukoto ku Simba. Yanguwako tukulinze. News: Hon. Amelia Kyambadde atabukidde eyali Omubaka Hon.
ON NOW Simba Taxi ▶ UP NEXT Ebyemizannyo 1:00 PM - 2:00 PM
Now Playing ยท 497 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Taxi

Connie Nalugwa

Mid MORNING SHOW 10:00 AM - 1:00 PM

Asangiddwa ku bbajjiro lye ng’attiddwa – Katosi

January 4, 2018 · Mubiru Ali

Entiisa ebuutikidde abatuuze enkya ya leero ku mwalo gw'e Nabulugo e Katosi mu ggombolola y'e Ntenjeru ekisangibwa mu Disitulikiti y'e Mukono oluvannyuma lw'okusanga mutuuze munnaabwe Steven Ssemwogerere ng'attiddwa.

Omulambo gwa Ssemwogerere gusangiddwa mu kitaba ky'omusaayi enkya ya leero ku mwalo okuliraana ebbajjiro lye w'abadde awenjeza ekigulira magala eddiba .

Akulira okunoonyereza ku buzzi bw'emisango e Mukono, OC CID Ibrah Batasi akakasizza bino era n'ategeeza anti okunoonyereza kugenda mu maaso wabula gwo omulambo gwa Ssemwogerere gutwaliddwa mu ddwaliro ly'e Kawolo gwongere okwekebejjebwa !!