Breaking
News: Awali Omukka-Ssewandagi-Muhanga ayagala baggyewo ettaka lya Mayiro mu Buganda nga awalala balirina? News: Okwewandiisa mu Ngule kugenda mu maaso wano e Bukoto ku Simba. Yanguwako tukulinze. News: Hon. Amelia Kyambadde atabukidde eyali Omubaka Hon.
ON NOW Simba Taxi ▶ UP NEXT Ebyemizannyo 1:00 PM - 2:00 PM
Now Playing ยท 497 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Taxi

Connie Nalugwa

Mid MORNING SHOW 10:00 AM - 1:00 PM

Dr. Nkoyooyo agalamiziddwa mu nnyumba ye ey’olubeerera e Namugongo

January 9, 2018 · Mubiru Ali

Omubiri gwa Ssaabalabirizi eyawummula Dr. Livingstone Mpalanyi Nkoyooyo ( 1938 – 2017) gugalamiziddwa mu nnyumba yaagwo ey'olubeerera akaawungeezi aka leero mu kifo ky'ebyafaayo ku kiggwa ky'abajulizi Abakulisitaayo e Nakiyanja Namugongo. 

Dr. Nkoyooyo aziikiddwa mu bitiibwa bya Gavumenti era nga yeekoze ku maziika gwe olw'ebirungi enjolo byeyakolera eggwanga, aziikiddwa abantu abakukunavu bangi mu gganga okuva mu Gavumnenti eya wakati wamu ne ey'e Mengo, Bannaddiini n'abantu abalala nkuyanja .

Weeraba Dr. Livingstone Mpalanyi Nkoyooyo …..Ky'ekigambo ekibadde kyegerwa