Breaking
News: Awali Omukka-Ssewandagi-Muhanga ayagala baggyewo ettaka lya Mayiro mu Buganda nga awalala balirina? News: Okwewandiisa mu Ngule kugenda mu maaso wano e Bukoto ku Simba. Yanguwako tukulinze. News: Hon. Amelia Kyambadde atabukidde eyali Omubaka Hon.
ON NOW Simba Taxi ▶ UP NEXT Ebyemizannyo 1:00 PM - 2:00 PM
Now Playing ยท 512 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Taxi

Connie Nalugwa

Mid MORNING SHOW 10:00 AM - 1:00 PM

Ssaabalabirizi eyawummula Nkoyoyo afudde

January 5, 2018 · Mubiru Ali

Ssaabalabirizi w’ekkanisa ya Yuganda eyawummula, Rt Rev Livingstone Mpalanyi Nkoyoyo afudde mu ttuntu lya leero mu ddwaliro lya Kampala Hospital.

Nkoyoyo y’eyasooka okuba Omulabirizi w’obulabirizi bwa Mukono (Mukono Diocese) era n’awoma omutwe mu kuzimba ekiggwa ky’abajulizi Abakulisitaayo e Namugongo.

Dr Nkoyoyo abadde ajjanjabwa ekirwadde kya kookolo w’emimiro okuva mu Ntenvu wa 2016 era yakomezebwawo mu ggwanga okuva e Bungereza gyeyali ajjanjabirwa mu Ssebaaseka wa 2017.

Kitalo nnyo !!