Breaking
News: Awali Omukka-Ssewandagi-Muhanga ayagala baggyewo ettaka lya Mayiro mu Buganda nga awalala balirina? News: Okwewandiisa mu Ngule kugenda mu maaso wano e Bukoto ku Simba. Yanguwako tukulinze. News: Hon. Amelia Kyambadde atabukidde eyali Omubaka Hon.
ON NOW Simba Taxi ▶ UP NEXT Ebyemizannyo 1:00 PM - 2:00 PM
Now Playing ยท 502 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Taxi

Connie Nalugwa

Mid MORNING SHOW 10:00 AM - 1:00 PM

Police e Lugazi egudde ku mmundu enzibe

January 5, 2018 · Mubiru Ali

Police e Lugazi enkya ya leero  eriko emmundu gy'ezudde ng'erimu n'amasasi agawerako nga emmundu eno yabbibwa ku muserikale waayo ku Police y'e Bugembe e Jinja nga 17 Museenene omwaka ogwaggwa. 

Emmundu eno kika kya AK47 esangiddwamu amasasi makumi abiri (20) era nga yabbibwa ku Ntabelwa Habati abantu abatannategeerekeka .

Wabula enkya ya leero Police y'e Lugazi nga ekulembeddwamu agiduumira DPC Alex Wabwire bagombyemu omusajja obwala gwebasanze n'emmundu enzibe .