Breaking
News: Okwewandiisa mu Ngule kugenda mu maaso wano e Bukoto ku Simba. Yanguwako tukulinze. News: Hon. Amelia Kyambadde atabukidde eyali Omubaka Hon. News: OLUTINDO-Hon. Ssekitooleko-Omusolo gwowa olina gulabira Mulago mu Ddwaliro! Omusolo gususse gulagawa
ON NOW Binsangawano ▶ UP NEXT Simba Taxi 10:00 AM - 1:00 PM
Now Playing ยท 775 listening Simba FM Live
binsangawano show photo

On Air

Binsangawano

Ndausi - Julius Kidomole - Mbabali

Morning show 6:00 AM - 10:00 AM

Abantu abawerako battiddwa mu nnaku enkulu – Police

January 3, 2018 · Mubiru Ali

 

Police egamba nti mu biseera by'ennaku enkulu abantu abawerako batemuddwa mu bitundu by'eggwanga ebiwerako. 

Bw'abadde ayogera mu lukungaana lwa bannamawulire ku kitebe kya Police mu Kampala n'emiriraano ekimanyiddwa nga CPS,  Omwogezi wa Police Emilian Kayima agambye nti abantu abamu beebeggye mu budde Kyokka abalala baatirimbuddwa butirimbulwa era Police yabakanye dda n'ogwokunoonyereza.