Breaking
News: Sigamba nti Bannayuganda tebaagala kukola, naye nga Bannayuganda mututwalako ebintu byaffe, mutwavuwazizza! Munnakibiina ki National Resistance Movement News: Gavumenti ewadde omuvunaanwa mu misango gyobutemu e Masaka Kamugisha Quraish Bannamateeka 2 bamuyambeko okumuwolereza nga bano kuliko Kaliba News: Omukama wa Tooro, Edward Rukidi Nyabongo I, alonze Bernard Tungwako nga Omuhiikirwa omuggya owa Tooro.
ON NOW Simba Taxi ▶ UP NEXT Ebyemizannyo 1:00 PM - 2:00 PM
Now Playing ยท 221 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Taxi

Connie Nalugwa

Mid MORNING SHOW 10:00 AM - 1:00 PM

Namuttikwa w’enkuba afudembye alese obusolya bw’amayumba 15 ku ttaka – Luweero

December 31, 2017 · Mubiru Ali

Namuttikwa w'enkuba afudembye mu ttuntu lya leero alese ab'e Luweero bamwasimula bugolo olw'okuleka obusolya bw'amayumba obuwerako ku ddimwa. 

Mu magombolola omuli ery'e Baamunaanika,  Ziroobwe ne Kalagala mu Disitulikiti y'e Luweero enkuba erese obusolya bw'amayumba 15 ebulese ku lya Buganda gattako  okusaanyaawo ebirime omuli emmwaanyi, Muwogo,  ebitooke n'ebirala .

Omusasi waffe Alamanzan Ssali Mulengera w'akoledde eggulire lino nga enkuba ekyafudemba!!