Anita Among akwasiddwa bendera ya NRM ku kifo kya Sipiika

Pinterest LinkedIn Tumblr +
Olukiiko lwa National Resistance Movement – NRM CEC lulonze omumyuuka wa Sipiika Anita Among Annet okukwatira ekibiina bendera ku kifo kya Sipiika okuddira Jacob Oulanyah mu bigere. Ono yebazizza Ssentebe wa NRM Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni n’olukiiko lwa CEC olwokumussaamu obwesige.
Share.

Leave A Reply