Amateeka ku mmwaanyi galeme kabayigula ttama – Katikkiro

Pinterest LinkedIn Tumblr +
Mu kitambiro ky’emisa ya Ppaasika olwaleero Katikkiro Charles Peter Mayiga agumizza abalimi b’emmwaanyi ku mateeka amaggye agaleetebwa Gavumenti ageyoleka okuba emiziziko gyebali nti bino bya kaseera buseera nabyo bijja kuyita.
Ate ye Ssaabasumba w’essaza ery’e Kampala Dr. Paul Ssemogerere wasinzidde nasaba Gavumenti ekomye okutiisatiisa abantu abavaayo okwogera ku nkola yokulunga emimbiri esimbye enkadaggo mu Ggwanga ensangi zino nga kati bangi batambulira mu kutya nga tebakyasobola kumala galya kintu wantu wonna.
Share.

Leave A Reply