Amateeka g’ettaka agaliwo gamala – Dr. Nakaayi

Pinterest LinkedIn Tumblr +
Eyaliko omukiise ku Kakiiko k’ebyettaka k’Omulamuzi Catherine Bamugemereire era omukugu mu mateeka g’ebyetakka Dr. Rose Nakaayi asambazze ebibadde bigambibwa nti Akakiiko kaabwe kekasemba okuggyawo ettaka lya mayiro nga bwebibungesebwa abantu abatali bamu.
Dr. Rose Nakaayi agamba nti amateeka g’ettaka agaliwo gamala era tewali kyetaaga kukyuusibwa wabula obuzibu buva ku Gavumenti eremereddwa okugateekesa mu nkola.
Share.

Leave A Reply