Amaggye gegaanye eby’okutulugunya omuwagizi wa NUP

Pinterest LinkedIn Tumblr +

Omwogezi w’eggye ly’eggwanga erya UPDF Brig. Felix Kulayigye agamba nti omuwagizi wa Pulezidenti wa National Unity Platform – NUP hon. Kyagulanyi Ssentamu Robert aka Bobi Wine, Alexandria Marinos eyavuddeyo nategeeza nti yakwatibwa natulugunyizibwa aba CMI si kituufu. Kulayigye agamba nti alina obujulizi nti ku lunaku lwagamba nti yawambibwa yalumala ayogera ne mikwano gye ku ssimu. Amaggye galeese n’abantu beyalumirizza okumutulugunya.

Share.

Leave A Reply