Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni akubirizza abantu b’e Bunyoro obutesigulira ku mafuta batuuke okuva ku mirimu egivaamu ensimbi. Yagambye nti Gavumenti yawadde Kabineeti ekirowoozo ky’okuvugirira SACCO ezirina pulojekiti ez’enjawulo zezirina okutumbula.
Menu