Abawagizi ba Kygaluanyi 25 bateereddwa Kkooti y’e Masaka

Pinterest LinkedIn Tumblr +
Omulamuzi wa Kkooti y’e Masaka Yitiese Charles ayimbudde abantu 25 ku kakalu ka Kkooti ka mitwalo 10 buli omu ate ababeyimiridde akakalu ka bukadde 5 ezitali za buliwo. Bano be bamu ku ttiimu ya Kyagulanyi Ssentamu Robert aka Bobi Wine abakwatibwa e Kalangala. Ku bano kuliko Eddie Mutwe ne Nubian li era nga omulamuzi abakubirizza obutaddamu kumenya mateeka. Abalala bagaaniddwa okweyimirirwa lwabutabeera nababeyimirira balina bisaanyizo.
Share.

Leave A Reply