ABANTU ABALALA 1083 BAZUULIDDWA NE COVID-19

Pinterest LinkedIn Tumblr +
Ministry of Health- Uganda efulumizza ebyavudde mu kukebera abantu ekirwadde kya Ssenyiga omukambwe owa #COVID-19 okwakoleddwa nga 01 June 2021 nekiraga nti abantu abalala 1,083 bebazuuliddwa n’ekirwadde kino nga kati bwekyakakwata baweze 49,759 omugatte. Kampala (832), Wakiso (101), Lira (22), Luwero (20), Masaka (20), Tororo (19), Mbarara (14), Busia (11), Gulu (7), Yumbe (3), Mukono (2), Rukungiri (2), Nakaseke (2), Kabale (2), Jinja (2), Mbale (3), Adjumani (1), Kikuube (1), Kibuku (1), Kabarole (1), Amuru (2), Kiryandongo (1), Lamwo (1), Pader (2), Bugiri (1), ne Kyotera (1).
Ba Ddereeva ba loole 9: Mutukula PoE (8) Elegu PoE (1)
Share.

Leave A Reply