Abakulu okuva mu kitongole ekisolooza ky’omusolo ekya Uganda Revenue Authority (URA) wamu n’aba ‘immigration’ bevumbye akafubo nebanaabwe bwebafaananya emirimu okuva e Rwanda okwongera okulaba engeri gyebasobola okugonjolamu ensonga ya Bannayuganda okugaanibwa okusala esalo y’e Gatuna/Katuna okuyingira Rwanda ngabo bokka abalina ennangamuntu ya Rwanda bebakirizibwa.
Leave a Reply
You must be logged in to post a comment.