Breaking
News: Gasimbagane-Rwomushana-Buli yegaanye nti tamanyi Muwanga gyali Kati yavuddewa? Yeyetutte ku Poliisi? News: Ku Mutoto Cultural Centre batongozza okusala Imbalu omwaka guno nga kino kyakukolebwa okutuusa December. News: Waliwo omusirikale wa Uganda Police Force eyakwatiddwa ku katambi nga kigambibwa nti byabadde mu kabuga ke Kibiri ku luguudo lwe Busaabala nga
▶ UP NEXT Gospel Show 7:00 AM - 9:00 AM
Now Playing ยท 204 listening Simba FM Live

Abakungu okuva e Yuganda bevumbye akafubo n’aba Rwanda okuteesa ku kyokugaana Bannayuganda okuyingira Rwanda

January 31, 2022 · Mubiru Ali

Abakulu okuva mu kitongole ekisolooza ky’omusolo ekya Uganda Revenue Authority (URA) wamu n’aba ‘immigration’ bevumbye akafubo nebanaabwe bwebafaananya emirimu okuva e Rwanda okwongera okulaba engeri gyebasobola okugonjolamu ensonga ya Bannayuganda okugaanibwa okusala esalo y’e Gatuna/Katuna okuyingira Rwanda ngabo bokka abalina ennangamuntu ya Rwanda bebakirizibwa.