Aba NUP bakwatiddwa mu Omoro

Akulira oludda oluwabula Gavumenti Munnakibiina kya National Unity Platform NUP Hon. Mathias Mpuuga Nsamba; “Ttiimu zaffe zibadde zikoze bulungi okulwanyisa obubbi bw’obululu kati batandise okubakwata. Hon. Kalwanga David Lukyamuzi, Peter Maiso ne Faridah Nabatanzi betwatadde mu Orapwoya S/C okulondoola akalulu bakwatiddwa SP Namwoza eyakulemberamu okubba akalulu k’e Kayunga. Ssentebe w’akakiiko k’ebyokulonda aka Electoral Commission Uganda, Omulamuzi Simon Byabakama eyalabise nga anayambako kati essimu ze zonna aziggyeeko.”

Add Your Comment