Events

Ssengule avaawo ng’afuuse bijodolo


Kati emyaka 14 nga Engule etojjera ku mpewo za Luboggola Simba era bangi bafuuse abagagga, amamotoka bavuze ate n’ebitiibwa bafunye nga ba Ssengule ne ba Nangule,

Bwatyo ne Kizito Ronald Muswangali n’abeeyungako nga Ssengule ow’e 14. Awo nga General Manager wa Luboggola Simba Omw. Collin Mark Mutambo  amukwasa kyeke ya bukadde 18 . Yogaayoga .