Yekumyeeko omuliro bwazudde nti muganzi we mukyala mufumbo

Faizal Kasirye omutuuze mu zooni ya Nsumbi mu Nansana Munisipalite yeekumyeko omuliro oluvannyuma lwa gw’abadde ayita muganzi we ate okukizuula nti mufumbo.
Okusinziira ku mwogezi wa wa Uganda Police Force owa Kampala Metropolitan Police Luke Owoyesigyire agamba nti ekyasinze okutabula Kasirye kwe kugwa ku mukazi ono ng’ali ne bba mu bbaala nga omukwano gubasaza mu kabu kwekusalawo yette.
Ono yaddusiddwa mu ddwaliro e Kiruddu gy’apookyeza n’ebisago.
Leave a Reply