Wabaluseewo obutakaanya wakati w’Omubaka akiikirira Mbale Minicipality Jack Wamanga Wamai ne Nandala Mafabi bonna nga Bannakibiina kya Forum for Democratic Change. Nandala anenya Wamai okwebulankanya mu Palamenti buli lwewabaawo okukuba akalulu ku nsonga enyigiriza abantu bawansi.
Leave a Reply
You must be logged in to post a comment.