
Museveni yakulemberamu obuli bwenguzi – Besigye
10 — 07
Temwetantala kweyunga ku bagenda kutambula kugenda ku Palamenti – Rusoke
15 — 07Pulezidenti w’Ekibiina ekitaba Abasawo mu Ggwanga ekya Uganda Medical Association Dr. Herbert Luswata avuddeyo nategeeza nga bwebawandiikidde ekitongole ekivunaanyizibwa ku bifulumizibwa ku mpewo ekya Uganda Communications Commission – UCC nga bakisaba obutakiriza vidiyo eyakoleddwa omuyimbi Gereson Wabuyi, aka Gravity Omutujju obutafuluma nga bagamba nti yakozesezza ebintu ebikozesebwa abasawo nga ettaawo wamu ne stethoscope mu ngeri evvoola omulimu ggwabwe. Bano basabye bannabitone okulekerawo okukozesa obubi ebyambalo byabwe maddala mu ngeri ebawebuula eri abantu bebajjanjaba.”
Webale Kuwuliriza Radio Simba. Tosubwa NAMUDOMOLA! November nga 12